Kisala Okusinga Ekitala Eky'obwogi Obubiri - Book (PDF Digital Download) (Luganda)
Kisala Okusinga Ekitala Eky’obwogi Obubiri – Book (PDF Digital Download) (Luganda)

£7.00

Add to Basket

Kisala Okusinga Ekitala Eky’obwogi Obubiri – Book (PDF Digital Download) (Luganda)

£7.00

Kino kitabo ekiku anyiziddwa mu bufunze okuva mu masomo kkumi na mukaaga agalimu okubikkulirwa okukulu ennyo Mukama kw’awadde Andrew Wommack.

English title: Sharper than a Two-Edged Sword
Format: PDF
Page count: 200
ISBN: 978-1-912351-44-2

Share your love

Kisala Okusinga Ekitala Eky’Obwogi Obubiri

Kisala Okusinga Ekitala Eky’obwogi Obubiri; Kino kitabo ekiku anyiziddwa mu bufunze okuva mu masomo kkumi na mukaaga agalimu okubikkulirwa okukulu ennyo Mukama kw’awadde Andrew Wommack.

Bangi batuuse n’okukiyita omusingi gw’obubaka Andrew bw’abuulira. Buli ssuula mu kitabo kino erina omulamwa gw’eyogerako mu bufunze, kino kikwanguyiza okulaba amazima gano agali mu buli ssuula nga bwe gakwataganamu ate ng’agesigamye ku gannaago.

Eky’okulabirako; Singa obeera otegeera enjiri ey’ekisa naye notagyenkanyankanya na kukkiriza, kw’ebyo byombi tewali kigenda kukukolera bulungi. Nkukubiriza okusoma ekitabo kino okimaleko osobole okufuna ekifanaanyi ekituufu kw’ebyo bye njigiriza, era n’oluvannyuma oddeyo osome nga bwe wekenneenya ebitabo, n’obutambi bye nkulagiridde ku nkomerero ya buli ssuula.

Format